From Wikipedia, the free encyclopedia
Buswedi ggwanga mu Bulaaya mu Sikandinaavia, bukiikakkono kya Denimaaka, ebuvanjuba Finilandi, ebugwanjuba Nolwe Obunene Buswedi yenkana 449 964 km² era ye yookusatu mu Bulaaya. Mu Skandinaavia yeesinza abantu (awamu obukadde mwenda)
Konungariket Sverige Obwakabaka bwa Buswedi | ||||||||
---|---|---|---|---|---|---|---|---|
| ||||||||
Nsi | ||||||||
| ||||||||
Geogurafiya | ||||||||
| ||||||||
Abantu | ||||||||
| ||||||||
Gavumenti | ||||||||
| ||||||||
Ensimbi yayo | ||||||||
| ||||||||
Ebirala ebikwata ku nsi eno | ||||||||
|
Ku myaaka 800-900 Buswedi yasulwamu abantu abaayitibwanga ba vaiking. Ba vaiking baalinga basuubuzi naye nga mukusinga balwanyi ate nga babbi. Eddiini ya Kristo yatuuka e Buswedi mu biseera bya ba vaiking naye yataandika okuba ey'amaanyi mu biseera by'omwaka 1100. Mu mwaaka 1200 Abaswedi baatandika okuva Finlandi. Mu lutalo lwa Finlandi Rwasha yawaaba Finlandi okuva ku Buswedi.
Buswedi bwakabaka era omukuleembese waayo ye kabaka. Kaakano kabaka aliko ye kabaka Kaarle XVI Kustaa. Mu bufuzi kabaka talina buyinza. Paalamenti ne katikkiro (prai minista) beebayisa amateeka.
Seamless Wikipedia browsing. On steroids.
Every time you click a link to Wikipedia, Wiktionary or Wikiquote in your browser's search results, it will show the modern Wikiwand interface.
Wikiwand extension is a five stars, simple, with minimum permission required to keep your browsing private, safe and transparent.